Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ivan Ssenabulya issenabulya

Omubaka we Kyadondo leero asula mu uganda.

Bya Samuel ssebuliba.   Wetwogerera nga  omubaka we Kyadondo East Robert Kyagulanyi amanyiddwa nga Bobi wine atekateeka kulinya nyonyi leero okudda mu uganda okuva mu Dubali gyali kakano. Kinajukirwa nti Kyakulanyi ono amaze e sabiiti namba nga atabaala amawanga okubadde  South Africa ne Unite Arab Emirates nadala ekibuga Dubai. Nga ali eno, yasisinkana  banna-uganda abenjawulo nebawayaamu kunsonga…

Read More

Musisi asse abasoba mu 100 mu Iran.

Bya samuel ssebuliba. Mu gwanga lya Iran Musisi owamaanyi abadde awezza obuzito bwa maginitute 7.3  ayisse mu gwangga lino mukiro ekikeeseza olwaleero okukakana nga abantu 129 bafudde Abaduukirize bagamba  abantu abasinze okufa babade mu Kermanshah province,songa n’ebibuga ebirara bikoseddwa. Mukaseeka kano abatuuze batandise okuduka mu maka gaabwe , era nga bangi balabidwako nga bali kunduudo baduka bade gyebasuubira…

Read More

Omukulembeze wa Sudan waakutuuka mu uganda leero.

Bya Benjamin Jumbe. Omukulembeze we gwanga lya Sudan Omar al-Bashir  leero lwatuuka mu gwanga kubugenyi obw’enaku ebbiri. Kinajukirwa nti omukulu ono yakoma okukyala mu Uganda mu mwaka gwa May 2016, bweyali azze okwetaba ku mukolo ogw’okulayiza omukulembeze we gwanga. Ekiwandiiko kyetulabyeko okuva mu office ya president kiraze nga ono bwagenda okubaako byawayaamu n’emukulu munne owa uganda nga kuno…

Read More

Omutanda alabudde ku kweyagaliza

Bya Sam Ssebuliba Ssabasajja kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi 11 akalatidde Obuganda okukoma okwelowoozako bokka, nga n’okweyagaliza ga bweri enko,la ensangi zino mu bamu ku bakulembeze. Bwabadde ayogerara ku mukolo gwolunnaku lw’abavubuka mu bwakabaka bwa Buganda ogubaddde ku mubuga y’esazlya lye Kyaggwe e mu Gulu e Mukono, ssabasajja kabaka agambye nti abavubuka balina obusobozi okukyusa ebyafaayo…

Read More

Dr Kaggwa eyali akulira edwaliro lye Mulago afudde

  Bya samuel ssebuliba. Mu genaku tutegeezedwa nga Dr Lawrence Kaggwa  bwafudde nga ono yakulirako edwaliro lye mulago okumala ebanga lya myaka  12 okutuusiza dala wano mu 2005. Ono okutuusa okufa abadde mulwadde okumala akabanga okutuusa lwawedemu omukka amakya ga leero wali e mulago ku dwaliro elijanjaba eb’emitima Twogedeko ne Grace Mirembe  nga  ono yayogerera edwaliro lino nagamba nti…

Read More

Ababbye embizzi bawonye okuttibwa.

Bya Sam kaleb Opio. E Kamuli waliwo abavubuka abasimatuse okuttibwa nga  kino kidiridde okubba embizzi nebazisiiga langi endala. Bino bibadde ku kyalo Namwendwa. Bosco Kalimawa  ne  Stephen Baraza  bebakwatiddwa nga bano babye embizi enzirugavu okuva ewa Joshua Mukobe,kyoka okugikweka nebagisiiga langi enjeru. Bano eyabaalula okusiriira kidiridde okutwala embizi zino okuzsila kyoka omubaazi agenze okuzikwatako nga langi evaako- embooko netandika

Read More

Abaana aba S.6 n’abasoma eby’emikono baakulambikibwa leero.

Bya Damalie Mukhaye . Olunaku olwaleero abaana aba-S.6 lwebagenda okutegeezebwa bwebalina okugoberera   nga bakola ebibuuzi byabwe ebyakamalirizo byebagenda okukola ku Monday. Bino by’ebibuuzo ebisembayo omwaka guno nga eby’asooka byali bya S.4  nekudako ebya P7 nga kakano ebisembayo byebya S.6. Hamis Kaheru nga ono yayogerera ekitongole ekya UNEB  agambye nti abasomesa balina okulambika abaana ku byebalina kugoberera mu bibuuuzo…

Read More

Abasawo baziimudde minista.

Bya samuel ssebuliba. Abasawo nga bayita mu kibiina kyabwe ekibagatta ekya Uganda medical association bategeezeza nga bwebategenda kupondooka badde ku mirimo gyabwe nga minister bweyabalagidde okujjako nga bafunye byebabanja. Kinajukirwa nti mukiro ekikeeseza olwaleero Minister Jane Ruth Acheng yakaladde n’ategeeza nga abasawo bwebalina okudda ku mirimo awatali kakwakulizo konna , era abataakikole bayinza okukangavulwa. Mubalala abaalabuddwa bebasawo abakyayiga…

Read More

Katemba mu kakiiko ka palamenti akamateeka

Bya Kyeyune Moses Akulira oludda oluvuganya gavumenti mu palamenti, Winnie Kiiza ayagala ebbago lyomubaka Rapheal Magyezi lisulibwe mu kasero, obuvunayizbwa babuddize gavumenti okutukiriza obweyamu bwayo bweyakola okuleeta ennongisererza mu ssemateeka eza wamu. Ebbago lino lirubiridde okujjawo akawayiro 102(b) atekeeka ekkomo ku myaka gyomukulembeze we gwanga mu ssemateeka. Wabula bwabadde alabiseseko mu kakiiko ka palamentri akamatreeka olwaleero, Winnie Kiiza…

Read More

Abadde agenda okuwa obujulizi mu kakiiko kebye ttaka bamuyiridde asidi

Bya Ruth Anderah Omujulizi omukulu mu nkayana ze ttaka mu distrct ye Mbarara, Amos Katureebe ngono mukiise mu lukiiko lwa muniapaali eye Mbararara kitegezeddwa nti yalumbiddwa abatamanya ngamba abamuyiridde acide, mu kiro ekikesezza olwaleero, ngono abadde asubirwa okulabikako mu maaso gakakiiko komulamuzi Catherine Bamaugemerirwe akanonyereza ku nkayana ze ttaka. Ono wetogerera ngali mu ddwaliro ekkulu e Mulago…

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play