Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

FDC ewandiika abaatulugunyizibwa poliisi

Bya Damali Mukhaye Ab’ekibiina kya FDC babakanye ne kawefube w’okuwandiisa abo bonna abazze batulugunyizzibwa poliisi nga n’abalala baabulawo nga era tebatwalibwanga mu kkooti. Bano okuvaayo bwebati kiddiridde abaakwatibwa ku kutibwa kw’eyali omwogezi wa poliisi mu ggwanga Andrew Kaweesi okutegeeza nti ku poliisi ye Nalufenya babatulugunya ebitagambika. Omwogezi w’ekibiina Ibrahim Ssemujju Nganda  ategezezza nga bwebaatadde ebitabo ebyenjawulo ku ofiisi z’ekibiina…

Read More

Embeera y’eddwaliro lye Kakabala yeralikiriza

  Bya Magembe sabbiiti Embeera  mu dwaliro  lya  gavumenti  elya  Kakabala  health  Center 111 eKyegegwa  eyungula  eziga  nga  abalwadde  bona  basuzibwa  mu kasenge  kamu  akalimu  ebitanda  bitaano, ate nga akasenge omuzalira abakyala  kalina ebitanda  bibiri  byoka. Ssentebe  we gombolola  ye Kakabala  Lwakyaka  Abdulu  ategezeezza nga  eddwaliro  lino  bwerikola  ku  balwadde  abasoba  mitwalo mukaaga   . buli  mwezi   abasawo  bazalisa  abakyala   abasoba  mu nsanvu kyokka  nga  tebalina …

Read More

Wuuno taata sseduvutu

  Bya Malik Fahad Poliisi ye  Matete mu disitulikiti ye  Sembabule eriko omusajja ow’emyaka gw'ekutte   40 lwakusobya ku kawalake ak’emyaka 13. Edward Muyanja  omutuuze ku kyalo  Kaselutwe  y’akwatiddwa ku bigambibwa nti yefudde namunswa kawalake n’akatuuza ku ssesiriiza. Baliraanwa  bategezezza nti Muyanja ono baamuguddeko lubona nga yekakatise ku kawala kano akaabadde kalaajana nebamukuba mizibu nga era poliisi yebamutaasizzako. Lameck Kigozi…

Read More

Katikiro avuluze poliisi

Bya Shamim Nateebwa Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga  mwenyamivu olw’abasibe abayitiridde okutulugunyizibwa mu buduukulu gyebaba basibiddwa. Bw’abadde agulawo olukiiko lwa 24, mukwata ddamula ategezezza ntio okutulugunya abasiobe kabonero akalaga  obunafu mu bitongole ebikuuma ddembe nti tebalina bukugu bukola mirimu gyabwe. Katikkiro agamba poliisi etendekebwa kusoya bakwate bibuuzo ebiyamba mu misango wabula ssikubatulugunya ekimenya amateeka era n’ategeeza nti…

Read More

Asudde omwana mu kabuyonjo

Bya Shamim Nateebwa Poliisi ye Kajjansi eggalidde yaaya eyazadde omwana n’amusuula mu kaabuyonjo. Sophia Nassonko, owemyak abadde akola obwayaaya eBweya  nga n’okumukwata kyaddiridde omutuuze eyabadde agenze emmanju okuwulira omwana akaabira mu kaabuyonjo. Poliisi yayitiddwa nemunyulula ne kizuulwa nga wa Nassonko. Nassonko mukwewozaako agambye nti yamusudde kubanga tamanyi kitaawe nga yasobezebwako n’afuna olubuto. Agguddwaako omusango ku fayiro SD: 58/18/05/2017. Bbebi yasoose kutwalibwa…

Read More

Abe Mubende basattira lwanjala

Bya Magembe sabbiiti Abatuuze mu gombolola ye Kigando mu  mu district ye Mubende abakosebwa ekyeya gyebuvudeko bakukulumidde gov’t olw’okulemererwa okubadukirira  ne mmere bagamba gyebawulira ezze egabibwa mu bitundu bye gwanga  ebyenjawulo. Egombolola ya Kigando yemu ku  bitundu  ebyasinga  okukosebwa  ekyeya mu  district ye Mubende nga  nebisolo  byafa  olwe  bbula  lya  mazzi ate enkuba  oluvanyuma yatonya n'omuzira  ogwamanyi  ekyavirako  ebirime okwononeka. Bino webijidde nga gavuenti…

Read More

Aba taxi bewera kwekalakaasa

Bya Ritah Kemigisa Waliwo ekiwayi ky’abavuzi ba Taxi wansi ekya  Uganda Transport Development Agency ekikulemberwamu  Mustapha Mayambala ekitiisizza okwekalakaasa owalaleero. Bano  bemulugunya ku ky’okulwawo okulonda obukulembeze, aba KCCA okubakwasa ekifuba sso nga balina n’ensimbi zebemulugunyako nti nyingi. Wabula bbo ab’ekiwayi ekikulembera Yassin Sematimba ekya Kampala Operational Taxi Stages Association a bagamba bbo tebabiliimu nga era baayise dda poliisi…

Read More

Ebye Nalufenya tebinaggwa

  Minisitule y’ensonga z’omunda w’eggwanga eteereddwa ku ninga okuvaayo enyonyole embeera y’akaduukulu ka poliisi ke Nalufenya bangi kebatandise okuyita akattiro. Ab’ekibiina ekibudabuda  ababa batulugunyiziddwa  ekya African Centre for treatment and rehabilitation of Torture Victims bebongedde okutabukira gavumenti oluvanyuma lw’abantu abenjawulo okuvaayo nebemulugunya ku bakwate abagambibwa  batulugunyizibwa. Akulira entambuza y’emirimu ku kibina kino Esther Nabwire  agamba nti benyamivu okulaba…

Read More

Gavumenti ejeemedde palamenti ku by’essimu

Bya Benjamin Jumbe Gavumenti ekalambidde era n’ezimuula ekiragiro kya palamenti okwongezaayo nsalessale w’okuwandiisa layini z’essimu kale nga olwaleero webunazibira eyo mu ttumbi, essimu zonna ezitali mpandiise na ndaga Muntu zakujibwako. Okusinziira ku kiwandiiko ekivudde ewa minisita w’ebyamawulire Frank Tumwebaze kiraze nti essaawa mukaaga ez’ekiro wezikoonera essimu yonna etali mpandiise yakugibwako ku mpewo. Wabula yo enkola ya Mobile money…

Read More

Abadde awanula emiyembe afudde

Bya Abubaker Kirunda Entiisa ebuutikidde abatuuze ku kyalo  Bukyonda mu disitulikiti ye Buyende omuwala ow’emyaka 10 bw’awanuse ku muti gw’omuyembe neyekatta ennume y’ekigwo n’afiirawo. Omuwala ono Irene Taila  abadde agenze ne nyina mu nnimiro wabula n’asalawo okuwalampa omuyi yeriile ku mpoona ekiddiridde kigwo era t’azzemu. Ssenteebe w’ekyalo kino Paul Walusa akakasizza akabenje kano era n’alabula abazadde okugaana abaana…

Read More