Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Siri mulalu-Dr Stella Nyanzi

Bya Ruth Anderah Munnabyanjigiriza ateerya ntama  Dr. Stellah Nyanzi asabye omulamuzi wa  kkooti ya Buganda Road James Ereemye okuyimiriza omusango gw’okuyita omukulemebeze w’eggwanga obutuliro ogumuvunaanibwa okutuusa nga kkooti etaputa ssemateeka emaze okuwulira okujulira kwe ku kukeberebwa oba omutwegwe gukola bulungi ky’awakanya. Wabula okusaba kwe tekuwuliddwa olwaleero kubanga teyawadde ssaabawaabi wa gavumenti kkopi ku kusabakwe sso nga n’omuwaabi…

Read More

Abakulu b’amasomero boolekedde okugobwa

Bya Abubaker Kirunda Minisita omubeezi ow’ebyenjigiriza ebisookerwako  Rosemary Sseninde  alagidde abakulira abakozi mu disitulikiti zonna okugoba abakulu b’amassomero abanalemesa okuwandiisa abayizi okugenda okutandika nga May 29. Bw’abadde ayogerera mu lukungaana lw’ebyenjigiriza e Jinja, Minisita ategezezza nga abakulu abamu bayinza okwebulankanya nebatagyayo mpapula zakuwandiisa bayizi kale abakulira abakozi tebalonzalonza babagoberewo. Sseninde agamba abakulu abamu babadde bateeka abayizi b’empewo ku…

Read More

Ekisiibo kituuse

   Bya Shamim Nateebwa Abayisiraamu basabiddwa okutunula nkaliriza okulaba oba omwezi gunaboneka olwaleero. Akulira ebya Sharia mu  Uganda Muslim Supreme Council Sheikh Yahaya Ibrahim Kakungulu agamba omwezi gwandiboneka akawungeezi kaleero nga era singa guboneka okusiiba kuba kwalunaku lwankya. Wabula singa olwaleero teguboneka olwo okusiiba awatali kubuuza kwakutandika ku lunaku lwomukaaga oluvanyuma lw’ennaku 30 ez’omwezi gwa Shaban. Sheikh Yahaya Kakungulu asabye…

Read More

poliisi eyodde 113

Bya Damali Mukhaye Poliisi eriko abantu 113 bekutte nga kigambibwa okuba nti bebabadde basuza bannakampala ku tebuukye. Nga ayogerako eri bannamawulire olwaleero ku CPS , aduumira  poliisi mu kampala n’emiriraano  Frank Mwesigwa  ategezezza nga abakwatiddwa poliisi bwerudde nga ebalinya akagere naddala ku misango gy’obutemu, okubbisa emmundu n’emirala. Bano kigambibwa okuba nti bebabadde batigomya abe Najera, Makindye, Bwaise, Kalerwe,…

Read More

Buganda yakujjukira olulumba lwa Obote

Bya Shamim Nateebwa Ssabasajja kabaka Ronald muwenda Mutebi II olwaleero asiimye okulabikako eri Obuganda wali mu lubiri e Mengo okujjukira  nga bwejiweze  emyaka 51 bukya Dr Milton  Obote  alumba olubiri  olwe Mengo . Omutanda yasiima eddiini y’obuyisiraamu okulemberamu okusaba kw’emikolo gyona era nga okusinziira ku minister webyobuwangwa nennono mu bwakabaka bwa Buganda Owekit. Denis walusimbi olunaku luno lwamuwendo…

Read More

Muzzeko amassimu gaffe

  Akakiiko k’ebyembuliziganya kateereddwa ku nninga lwaki tekazzaako massimu agaali gasaliddwako sso nga nsalessale w’okuwandiisa amassimu yayongezeddwawo. Omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museveni y’alagidde nsalessale ayongezebweyo okutuusa nga 30 August kale amassimu gonna agaabadde gajiddwako galina okuddizibwako mangu ddala. Wabula akulira akakiiko kano Godfrey Mutabazi  assabye abaakoseddwa okugira nga bagumikiriza kubanga amassimu gano gakuddako essaawa yonna.

Read More

Omusaayi neera gubuze

Bya Musasi waffe Ab’obuyinza ku ddwaliro lya Kasana  Kasana Health Centre IV mu disitulikiti ye Luweero basattira olw’ebbula ly’omusaayi  erizingamizza emirimu . Akulira eddwaliro lino Dr Sinani Mabuya agamba bafuna abalwadde abasukka mu 500 buli lunaku kyokka abazaala betaaga omusaayi wamu n’abo abolongosebwa . Dr. Mabuya agamba kyetagisa ssente nyingi okugula omusaayi okuva mu malwaliro agaliranyewo sso nga…

Read More

Abalamazi babagumizza

Bya Gertrude Mutyaba Omwogezi wa poliisi mu bendo-bendo ly’eMasaka Afande Lameck Kigozi agumizza abalamazi abagenda e Namugongo abatandise okutambula nti eby’okwerinda biri ggulu ggulu. Kigozi abadde awayaamu naffe naategeeza nti wabaddewo okutya mu balamazi ab’enjawulo olw’obunkenke obubadde mu kitundu kya greater Masaka kyokka naagamba nti nga poliisi basobodde okussa abasirikale ku nguudo abalamazi webanaayita okusobola okubawa obukuumi…

Read More

Palamenti yakukunya Minisita Tumwebaze

Bya Moses Kyeyune Minisita w’ebyempuliziganya Frank Tumwebaze asuubirwa mu kakiiko ka palamenti akakwasisa empisa abitebye lwaki yayisa olugaayu mu palamenti nga eragidde okuwandiisa amassimu kwongezebweyo naye n’alagira gasalibweko. Sipiika wa palamenti Rebecca Kadaga olwaleero asuubirwa okuteekawo ebirina okugobererwa mu kukunya minisita ono. Yadde ga abamu ku baminisita bawolereza Tumwebaze nti era talina kuvunanibwa nga omuntu ssekinoomu, sipiika Kadaga…

Read More

Palamenti yakuteesa ku bye Nalufenya

  Bya Moses Kyeyune Palamenti  olwaleero lw’efuna alipoota okuva mu kakiiko kayo akakola ku dembe ly’obuntu ku mbeera ya poliisi ye Nalufenya bangi gyebagamba nti eno olukutwakayo nga olaama olw’okutulugunya okuliyo. Alipoota eno okuweebwayo kiddiridde ab’akakiiko okulambula poliisi eno efuuse ensonga n’okwekeneneya embeera y’abasibe naddala abaakwatibwa ku byekuusa ku kutibwa kw’eyali omwogezi wa poliisi mu ggwanga Andreww Felix…

Read More