Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ivan Ssenabulya issenabulya

Omubaka yegaanye okwookya mmotoka ya Muganzi we

Bya Ruth Anderah Omubaka we ssaza lya Bukooli Central, Solomon Silwany yegaanye okwokya emmotoka ya eyali muganzi we. Silwany ategezeza omulamuzi wa kooti ye Nabweru owe ddaala erisooka, Paul Watyama nti emmotoka eyogerwako yayononekera mu kabenje. Wabula akaksizza nti emmotoka eno yali agyeyaziseeko okuva ku muninkini we Kasifa Katono. Ono agambye nti teyaloopa kbenje ku poliisi kubanga emmotoka yonna,…

Read More

Abavuganya gavumenti batongozza kawefube omugya

Bya Benjamin Jumbe Ababaka ba palamenti abawakanya eky’okujja ekomo ku myaka gy’omukulembeze we gwanga baliko kawefube omujja gwebatongozezza, okudda mub antu babategeeza ku byabaddde mu palamenti. Bwabadde ayogera ne banamawulire nga yegatidwako ababaka abalala, akulira oludda oluvuganya gavumenti mu palamenti Winnie Kiiza agambye nti ngogyeko okugenda mu kooti bakudda mu bantu kawefube gwebatuumye Kojjikuteko–mungeri yokulabula. Ono agamba nti…

Read More

Abatemu basse ssemaka e Mubende.

Bya Magembe sabiiti. Entiisa ebukidde batuuze ku kyalo Mayirikiti mu gombolola ye Kalwana e Mubende, abattemu bwebayingiridde ssemaka nebamutta. Omugenzi ye George William Kiyingi ow’emyaka 72 nga abamusse bamuyingiridde ku saawa 7 mukiro ekikesezza leero Omu ku baana b’omugenzi Namitala Aidah ow’emyakaka 10 ategezezza nga abattemu bano bwebabadde ababiri nga beesibye obukokolo nga bakute ebissi okubadde embazzi, enkumbi…

Read More

Amasanyaraze gasse abantu babbiri.

Bya samuel ssebuliba. E Rukungiri amasanyaraze gakubye abantu munaana  babiri kubbo nebafiirawo Eno enjega ebadde ku kyalo Kakihanga  mu gombolola ye Buyanja , amasanyaraze bwegakubye ababade bawanika tent oluvanyuma lw’omutayimbwa okukoona ku waya yamasanyaraze. Abaafudde kuliko Nawulira Alex ow’emyaka 52 omutuuze ku kyalo Kakinga  ne  Rwabwera Ambrose  owe myaka 31  nga ono mutuuze Kishonga. Elli Matte nga  ono yayogeerara…

Read More

Dr Ekwaro Ebuku akubiddwa – ali mudwaliro embeera sinungi.

Bya Damali Mukhaye Police mu Kampala ekakasizza nga bwewaliwo abanyazi abaalumbangaye akulira ekibiina ekitaba abasawo ekya Uganda medical association Dr Ekwaru obuku, nga bano baamusanze ku gate y’amakaage wali e Kitikifumba mu kiira division ku saawa nga 11:00 pm ez’ekiro –nebamukuba. Ayogerera Police mu Kampala Lucas owoyesigire n’agamba nti Dr obuku okukubwa yabadde ayimiridde ku gate y’amakaage…

Read More

Ebbago lisumuse omutendera

Bya Kyeyune Moses Palamenti, olukiiko lwe gwanga olukulu, akawungeezi ka leero balonze nebawagira okuteesa ku bbago eryokujja ekkomo ku myaka gyomukulemeze we gwanga kugende mu maaso. Ababaka 317 bawagidde ennongosereza zino, ku bbago eryayanjulwa okujja ekkomo ku myaka gyomukulembeze, 97 tebawagidde ate babiri bokka bebatalina kyebanukudde. Ababaka 289 bebabadde betagisa ensonga eno okugenda mu maaso, ku babaka 435…

Read More

Okulonda ku kkomo ku myaka kugenda mu maaso

Bya Sam Ssebuliba Okulonda mu palamenti ku bbago lyokujja ekkomo ku myaka gyomukulembeze we gwanga, kukyagenda mu maaso, mu lutuula oluzeemu akwungeezi kano. Okulonda kuno kwa lwatu, ngababaka avaayo omu ku omu, okulonda ngawagira oba nga tawagira. Wabula agavaay, kyewunyisa ngabamu balonda okuwagira abalala okuwakanya okwawukana ne bwebabadde basubirwa. Ababaka bann-NRM 15 balonze wabula nga bawakanya ekyokujja ekkomo ku…

Read More

Ababaka babiri bakwatiddwa.

Bya moses Kyeyune. Wabadewo akacankalano akaamanyi wali ku mulyango oguyingira palamenti, police bwetaamye nekwata ababaaka 2 okubadde Medard Lubega Sseggona ne Wilfred Nuwagaba, nga bano babade bagezaako okuyingira palamenti. Bano okukwatibwa babade baleese ebiwandiiko ebivudde mu kooti gyebaatutte omusango nga bawawabira speaker olw’okugoba ababaka omukaaga mungeri emenya amateeka,kale nga kooti ebadde abalagidde okutegeezako speaker ne ssabawolereza wa…

Read More

E Masaka omukyala afiiride munju.

Bya Malik Fahad. Entiisa ebuutikidde abatuuze be Masaka  wano e  Kitengesa  nga kino kidiridde okugwa ku mulambo gw’amunaabwe nga yafira munju. Omugenzi ategerekese nga Rose Nuluwuge omutuuze ku kyalo Kitengesa mu gombolola ye Buwunga. Kudura Mwanje nga ono ye ssentebe w’ekyalo, agamba nti abatuuze bebasambye oluggi bwebawulidde omwana nga akaaba, kyoka nga oluggi lugaddwa emisana tuku Ayogerera police yeeno…

Read More

Ababaka sipiika beyagoba bagenze mu kooti.

Bya Ruth Andreh. Wabula bano nga bakyetala , bbo ababaka omukaaga speaker beyagoba olwokumuyisamu amaso ku Monday badukidde mu kooti. Ababaka abagobwa kuliko Gerald Karuhanga, Ssemujju Nganda, Mubarak Muyagwa, Antony Akol, Allan Ssewanyana and Jonathan Odur, nga bano mukugenda mu kooti bakulemebedwamu munamateeka wabwe Erias Lukwago. Bano bagamba nti speaker yamenya mateeka okubagoba, kale nga baagala kino…

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play