Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Amawulire

Abayivu aba PHD tebakulakulanyizza gwanga

Bya Arthur Wadero Abanonyereza ku ttendekero ekkulu mu gwanga, okuva ku College yebyenjigiriza bakoze okunonyereza, wabula kulaze nti abayizi ku mutendera gwa Doctor of Philosophy oba PhD mpaawo kyamanyi kyebagasse ku nkulakulana ye gwanga. Alipootaa yakoleddwa oluvanyuma lwokunonyereza kwebakoze ku matendekero aga waggulu 14, agattikira degree eyokubiri ngabantu 49 bebetabye mu kunonyereza kuno. Ebimu ku byebabadde balubirirdde mu…

Read More

Kadaga alagidde gavt etangaze eggwanga abaana lwenbadda ku masomero

File Photo:Omwogezi wa Palamenti ya uganda Bya Rita Kemigisa, Omukubiriza wólukiiko lwe ggwanga olukulu, Rebecca Kadaga atadde gavt kunninga  eveeyo enyonyole eggwanga ddi abayizi lwe badda ku masomero Ono agamba nti gavt ku lwokusatu lwa ssabiiti ejja erina okuvaayo etangaze bannauganda bamanye ekigenda mu maaso ku bikwata ku biseera by’omumaaso bya baana baabwe Bino bibadde mu lutuula lwa palamenti…

Read More

Byabakama atangaziza ku bululu obutagatibwa

Bya Juliet Nalwooga, Sentebe wákakiiko ke byokulonda omulamuzi Simon Byabakama awakanyiza ebibadde ebigambibwa nti ebifo ebilondebwamu ebitagatibwa byava mu kulonda, byali bifo omuli abawagizi bé kibiina kya NUP. Bwabadde ayogerako ne bannamawulire enkya ya leero, Byabakama agambye nti alizati okuva mu bifo ebilondebwamu 83 tezagattibwa kwebyo ebyalangirirwa ku bwa pulezidenti olwensonga nti waliyo okubba obululu ate mu…

Read More

Uganda eyongedde okusereba mu kulwanyisa enguzi

Bya Prossy Kisakye, Uganda yeyongedde okusereba mu lugendo lwókulwanyisa obuli bwe nguzi mu ggwanga. Okusinzira ku alipoota efulumizidwa ekibiina kya transparency International, ekwata ku buli bwenguzi mu nsi yonna  emanyiddwa nga 2020 Corruption Perception Index (CPI), Uganda efunye obubonero 27 mu kulwanyisa enguzi era nga ekutte ekifo kya 142 munsi yonna okuva 137 mweyali omwaka oguwedde Eggwanga lya…

Read More

Abasomesa baliko kye basaba Gavt

Bya Prossy Kisakye, Bannabyanjigiriza basabye gavumenti okuteeka essira ku kyokutendeka abasomesa bafune obukugu mu byémirimu nga tebanasomesa bayizi ku byo. Bwabadde ayanja ebivudde mu kunonyereza kwabwe okutumiddwa” okutumbula abavubuka okufuna emirimu nga nababasomesa teberabiddwa, Dr Badru Musisi okuva mu college of education and external studies Makerere University, agambye nti yadde nga gavumenti efubye okuyiiya okulwanyisa ekizibu kye…

Read More

Omulamuzi agobye okusaba kwa Nyanzi okuddamu okubalala obululu

Bya Ritah Kemigisa Omulamuzi wa kooti ento e Mengo Esther Nansambu, agobye okusaba kwa Fred Nyanzi Ssentamu, okuddamu okubala obululu mu bifo ebimu ebironderwamu. Nyanzi owekibiina kya NUP, yavuganya ku kifo kyomubaka wamasekati ga Kampala, wabula abadde ayagala waberewo okuddamu okubala obululu mu bifo ebimu ebironderwamu, ngagamba nti awamu ebibalo ku mpapula tebikwatagana nebyo abantu byebalonda. Awalala abadde…

Read More

Akakiiko kebyokulonda kongedde okwenyonyolako

Bya Juliet Nalwoga Akakiiko kebyokulonda kongedde okwenyonyolako ku kulonda kwa bonna okwaliwo nga 14 January. Akakiiko kategezezza nga ebyava mu bifo ebironderwamu 83 byokka, nti byebitagatibwa ku bibalo ebyenkomeredde byabafulumya. Mu lukungaana lwabanamwulire lwatuzizza ku kitebbe kyakakiiko kebyokulonda olwaleero, ssentebbe wakakiiko kebyokulonda omulamuzi Simon Byabakama agambye nti okuleka ebyava mu kulonda mu bifo ebyo kyava ku bubbi obwali…

Read More

Museveni ayambalidde UN agamba Uganda esobola okwekuuma

Bya Benjamin Jumbe Omukulembeze we gwanga Yoweri K. Museveni akaladde nti Uganda teyetaaga kibiina kyamawanga magatte okwekuuma. Pulezidenti Museveni bino abyogeredde ku ddwaliro e Mulago, bwabadde atongoza entekateeka zokugezesa eddagala erijanjaba ssenyiga omukambwe Covid-19 lyebatuumye UBV -01N. Agambye nti waddenga amawanga ga Africa amalala gakumibwa bazungu nekibiina kyamawanga amagatte naye bwekituuka ku Uganda yebezaawo. Wano era ategezezza nti kyekiseera…

Read More

Olwaleero kulonda kwabansala b’abakadde, abavubuka nabaliko obulemu

Bya Benjamin Jumbe Akakiiko kebyokulonda olwaleero kategese okulonda kwaba kansala babaliko obulemu, abavubuka, abakozi nabakadde, mu nkiiko zebibuga, eza distulikiti nemu kibuga ekikulu Kampala. Abakiise abagenda okukolendebwa kuliko ba kansala babaliko obulemu 2, aba babakadde 2, aba bakozi 2 nababavubuka 2 nga ku buli mutendera era kutekeddwa okuberako ne kansala omukyala omu. Amyuka ssentebbe wakakiiko kebyokulonda Aisha Lubega…

Read More

Ababbi bamenye ekitebbe kya disitulikiti

Bya Sadat Mbogo Poliisi mu district y'e Gomba ekutte basajja baayo 2 ababadde bakuuma ekitebe kya district y'e Gomba mu tawuni kanso ye Kanoni ku bigambibwa nti babadde mu kkobaane ku babbi abayingiridde wofiisi eziwerako nebabba kompyuta 7 n'ebyuma ebifulumya ebiwandiiko oba printer. Okusinziira ku Lydia Tumushabe ayogerera police mu bitundu bya Katonga, abakwate bakuumibwa ku poliisi…

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play