Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Amawulire

gavumenti esabidwa okuzimba esomera lya bakigaala

    Bazadde b’abaana bakiggala n’abalafubanira eddembe ly’abaana bano baagala gavumenti mu bukiika kkono ezimbeyo essomero lya secondary eryabakiggala basobole okweyongerayo n’emisomo gyabwe. Bano bagamba eggwanga lifiirwa ebitono bingi ddala kubanga absinga ku bakiggala olumala okusoma pulayimale awo webakoma olw’okubulwa amasomero ga secondary agasobola okubasomesa mu ngeri gyebategeera. Bino byonna binokoddwayo mu lukiiko olutegekeddwa ab’ekibiina kya Sign Health Uganda…

Read More

Besigye asekeredde gavumenti ku ky’okukozesa eryanyi

    Eyali ssenkaggale w’ekibiina kya FDC Dr Kizza Besigye asekeredde gavumenti ku ky’okukozesa eryanyi okugumbulula obwegugundo bw’aboludda oluvuganya gavumenti. Mu lukungaana lw’akubye e Iganga , Besigye ategezezza nga n’ebyokulwanyisa eby’amagye bwebitasobola kulwanyisa nkyukakyuka. Besigye era ateeredde pulezidenti Museveni Akaka nga bw’ali omutitiizi ayiwa amagye ne poliisi okwagale okukanga bannayuganda abaagala enkyukakyuka. Agenze mu maaso…

Read More

Okebera enkalala z’abalonzi

Bannayuganda abakebera amanya gaabwe ku nkalala z’abalonzi bakyali batono . Okutimba enkalala zino kwakugendera ddala okutuusa nga 11 August ku bifo ebyenjawulo ewalonderwa. Bakalabalaba 4000 bebawandisiddwa akakiiko k’ebyokulonda okutwala enteekateaka eno mu maaso. Omusasi waffe Moses Ndaye ategezezza nga bw’atuuseko mu bifo ebyenjawulo nga abantu abekebera ku nkalala zino bakyali bamuswaba.

Read More

Gavumenti esabiddwa okanonyereze ku kibba ttaka

File Photo: Minista we bye ttaka Nantaba Gavumenti esabiddwa okuteekawo akakiiko ak’enjawulo kanonyereze ku kibba ttaka mu bitundu bya Albertine ewasimwa amafuta. Omulanga guno gukubiddwa ab’ekibiina ekirwanyisa obuli bw’enguzi ekya Transparency International. Okusinziira ku alipoota guekifulumizza olwaleero, abagagga bagenda mu maaso n’okwezza ettaka mu kitundu kino olwo nebafubutula bebasangako. Akulira emirimu mu kibiina kino Kathleen Drophy ategezezza nga abantu…

Read More

Aba KCCA bamenye ebizimbe ebisoba mu 30

Aba KCCA bamenye ebizimbe ebisoba mu 30 wali e Mbuya. Bino kuliko amayumba g’abapangisa, amaduuka ne garage okusinga eby’omusuubuzi Hajj Muhamad.Damulira. KCCA egamba nti bano bazimba mu kkubo nga era bazze babalabula okwamuka ekifo kino naye nga tebawulira Abantu abasinga kati bibasobodde era bali mu kusomba bintu byabwe nga tebanamanya wa wakulaga. Omu ku bakyala…

Read More

Ababaka bagaala bifo birala mu palamenti

File Photo: Ababaka ba palamenti Nga gavumenti yakamala okutondawo amasaza amalala 39, nate ababaka ba palamenti sekinoomu batandise okwekulumulula nga bagenda mu kakiiko  ka palamenti  aka gavumenti ez’ebitundu nabo okusaba amasaza agaabwe. Mu kaseera  kano ababaka musanvu beebakagenda mu kakiiko kano okusaba amasaza amalala, nga bagamba nti pulezidenti aludde nga abasuubiza, kale nga tebaagala kiwendo kino kibabuuke. Wabula…

Read More

DP yakuva mu mukago gw’abavuganya- Mao

File Photo: Seya ne Sejusa ku kitebe kya DP Ab’ekibiina kya DP beegaanye Loodimeeya Erias Lukwago nga bagamba nti takyaali munna DP. Ssenkaggale wa DP Norbert Mao agamba nti Lukwago yava mu kibiina mu mwaka gwa 2011 lweyasalawo okwesimbawo nga namunigina ku bwa loodimeeya. Mao ategeezezza nga bw’ajja okujja enta mu mukago gw’abavuganya ogwa The Democratic Alliance ssinga…

Read More

Okuwandiisa ababaka kwongezeddwaayo

File photo: Ababaka ba Palimenti Akakiiko k’ebyokulonda kakoze enkyukakyuka mu nnaku z’okusunsula abagenda okwesimbawo ku bubaka bwa palamenti mu kalulu ka 2016. Okusooka akakiiko kano kaali kataddewo ennaku z’omwezi okuva nga 9-10 November wabula kati bazijjuludde okudda ku nga 2 ne 3 December. Ssentebe w’akakiiko k’ebyokulonda  Dr .Badru Kiggundu agamba enkyukakyuka zino zibadde tezeewalika olw’embeera y’ebyobufuzi nayo ezze…

Read More

Semaka asse omwana neyetta

File photo: Abatuze be mubende   Ekikangabwa kigudde ku kyaalo Kattabalanga ekiri mu gombolola ye Kitenga e Mubende ssemaka bwakakkanye ku mwana we n’amusalako omutwe oluvanyuma neyetuga. Bernard Kajura ow’emyaka 60 akkakkanye ku mwana we ategerekese nga Ronald Mwesigye ow’emyaka 12 n’amutta ng’asoose ku musalako mutwe, olwo neyeteeka ku mulabba gw’enyumba neyetuga. Mwanyina wa semaka ono Dementria Tugumisiriza agambye…

Read More

Abasuubuzi n’aba wooteri bakaaba

File Photo: Sekiito ngali na basubuuzi Ekibiina ekigatta bananyini ziwoteeri ssibasanyufu n’ekya palamenti okwanja etteeka erigaana abantu okunywera sigala mu zi woteeri. Etteka lino liragira omunywi wa sigala okumunywa nga ali mita 50 okuva ku woteeri, ebiriiro by’emmere, amabaala n’ebifo by’olukale ebirala. Etteeka lya taaba lino era terikkiriza Muntu kufuweta sseggereti kumpi n’ekisaawe ky’enyonyi okugyako nga ali mita…

Read More