Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Omubaka Toskin afudde

S Eyali omubaka wa palamenti akiikirira ekitundu kye Kongasis ekisangibwa e Ssabinyi nga ye Bartile Jackson Toskin afudde Ono yafiiridde mu kabenje e Iganga dereeva we bweyayingiridde ki tuleera Mukyala we Mary Toskin naye yakoseddwa ng’awereddwa ekitanda e Mulago Mutabani we Edward Toskin agambye nti dereeva eyavuddeko akabenje omwafiiridde kitaawe yasobodde okudduka. Bbo babaka abakiikako naye bamwogeddeko ng’omusajja abadde ayagala…

Read More

Abatega bbomu bakomyeewo mu kkooti

Eby’okwerinda binywezeddwa ku kkooti ng’okuwozesa abagambibwa okutega bbomu ezatta bannayuganda abasoba mu nsanvu kugenda mu maaso. Asoose mu kaguli ye Mahmood Mugisha eyakkiriza nti mu butuufu yayambanga aba Alshabaab okusendasenda abavubuka okubegattako era nga ne bbomu zenyini yazimanyaako nti zakutegebwa Omusango guno gwaali gayimiriramu oluvanyuma lw’okuttibwa kw’amyuka ssabawaabi wa gavumeti Joan Kagezi. Mu kulaga obumu , ssabawaabi yenyini…

Read More

Nambooze afunye akabenje

Omubaka Betty Nambooze asumattuse akabenje enkya ya leero bw'abadde ava okutwala abaana be ku ssomero Ono atwaliddwa ku ddwaliro lye Mukono abasawo gyebamwekebejjeredde n'oluvanyuma n'adda ewaka   Omuyambi we Robert Namugera atugambye nti ono tafunye biwundu bya maanyi kyokka ng’alumizibwa mu kifuba Ono emotoka ye y'eremereddwa okusiba n'ayingira mu lusuku  

Read More

Abakozi tebannasasulwa misaala

Abakozi ba gavumenti abasoba mu 3000 tebanafuna musaala gyabwe ogw’omwezi oguwedde ate abo abakuzibwe tebanaba kuweebwa nsako yabwe. Kino kibikuddwa akulira aby’abakozi mu kibiina kya Uganda National Teachers Union Filbert Baguma. Baguma agambye nti waliwo abasomesa 2,000 abakola ne KCCA abatanasasulwa musaala, ate ng’abakozi 1000 tebanasasulwa okuva mu disitulikiti ye Nakasongola. Baguma era anokoddeyo n’ebitundu ebirala omuli Hoima,…

Read More

Aba FDC bayimirizza okulonda e Nakawa

Nga bannakibiina kya FDC betegekera okulonda abakulembeze babwe abokuntikko, nate okusika omuguwo kubaluseewo nadala mu kulonda abakulembeze ku mitendera egyewansi. Wano mu kampala  waliwo abakulembeze okuli n’omubaka omukyala akikirira district eno mu parliament, Nabiilah Nagayi Ssempala, bagamba nti okulonda kuno nadala mu division ye Nakawa kwetobeseeemu okubiira obululu. Ye akulira akakiiko k’ebyokulonda mu kibiina kino Dan Mugarura…

Read More

BBa wa Stecia asuze luzira

Bba w'omuyimbi Stecia Mayanja Abdu Mubiru asindikiddwa e Luzira Abdu Mubiru alabiseeko mu maaso g’omulamuzi w’eddala erisooka ku kkooti ya Buganda road Joan Aciro. Mubiru avunaanibwa kulya obukadde 45 okuva ku musuubuzi amanyiddwa nga Ronald Ddanze ng’alina okumuguza ettaka mu bitundu bye Lubowa kyokka n’atalimuwa . Emisango gino yagiddiza wakati w’omwezi gwa October ne November 2014 mu bitundu…

Read More

Enkuba esse basatu

Enkuba eyamaanyi esse abantu basatu n’abalala 97 nebaweebwa ebitanda mu ddwaliro lye Butalejja Enkuba eno emaze eddakiika nga ttanao zokka kyokka ngerimu omuyaga ogwa maanyi era etukkudde obusolya ng’enyumba ezisoba mu 150 Ezimu ku zikoseddwa kwekuli poliisi ye Busolwe , omuzikiti gwaayo n’essomero erimanyiddwa nga Mango Grove Junior School. Abasatu abafudde babadde batudde mu ka wooteri akabayiikidde mu…

Read More

Oluguudo lwa baasi lutandise okulambibwa

Vehicles using Jinja road which is under renovation by KCCA. Recently the Kampala Capital City Authority (KCCA) executive director, Ms Jennifer Musisi, broke news of the re-construction on her Twitter handle in August, announcing that works should have commenced early last month. Thought what daily Monitor photojournalist is seeing is just renovating than re constructing…

Read More

Poliisi etaasizza omusomesa

Poliisi ekakkanya obujagalalo e Mubende eyitiddwa bukubirire okukakkanya abazadde saako n'abayizi ku somero lya Lwegula P/S ababadde bataamye obugo. Kiddiridde  omusomesa ku ssomero lino okwokya engoye z’abayizi 40 abaali mu kisulo mu lusoma lwa taamu esooka ng’abalanga kwambala leeya Omusomesa ono ategerekese nga Sseresitini Baguma y’ataasiddwa poliisi oluvanyuma lw’okudda ku ssomero lino addemu okusomesa. Ssentebe wa bazadde ku…

Read More