Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Olutalo lw’emotoka lubaluseewo

File Photo: Omusilikale wa Police nga lambula emotoka Wabaluseewo obutakkaanya wakati wa gavumenti ya Tanzania n’eya Uganda ku motoka 23 ezabbibwa e Yuganda. Emotoka zino zatundibwa mu Tanzania wakati w’omwaka gwa 2013 ne 2015. Akulira poliisi y’ensi yonna mu Uganda Asan Kasingye agambye nti bafubye okuyita mu mateeka okununula emotoka zino kyokka nga bigaanye. Ono agambye nti bamaze ebbanga…

Read More

Mbabazi ayanukudde Museveni- Kkakkana

File Photo: Mbabazi nga awandiika ku T-shirt yo mu ku bawagizi be Eyali ssabaminisita w’eggwanga John Patrick Amama Mbabazi asabye gavumenti okwewala okukolera ku bunkenke kubanga yakwongera okukola ensobi. Ng’ayogerako eri bannamawulire , Mbabazi avumiridde ekikolwa ky’okukwata abawagizi be olweggulo lwa leero. Asabye abakola ku by’okwerinda okwewala okukolera ku biragiro ebimenya amateeka kubanga bino biggya kuzaala emivuyo. Waliwo abakuuma…

Read More

abakozi bawummuziddwa

File Photo:Abakoozi ba Tibet copper mines Abakozi ba lejjalejja abasoba mu  240  bawumuziddwa kampuni enjikuuzi y’ekyobugagga kya Copper eya  Tibet Hima Copper Mining Company. Kino kiddiridde okyuuma okutematema banaabwe 2 ne bafa mu ssabbiiti 2.   Omu ku bakulira kampuni eno  Alex Kwatampora agamba kino kikoleddwa okusobola okutendeka abakozi bano ku ngeri y’okwegendereza nga bakola emirimu gyabwe baleme kufuna…

Read More

abavubuka bavumiridde ebiri e Burundi

File Photo: Abavubuuka nga bamariliza olutuura lwabwe Abavubuka okuva mu mawanga g’omukago gwa East Africa bagasse ku bavumirira ekitta bantu ekyeyongedde mu ggwanga lya Burundi. Nga betaba mu kukubagnaya ebirowoozo okwategekeddwa wano mu Kampala, abavubuka bano baagala wabeewo ekikolebwa okukomya okuyiwa omusaayi. Omukiise w’abavubuka ku mukago guno  Sam Ogwal agamba nabo bateekateeka kusindika kibinja ky’abavubuka mu ggwanga lya…

Read More

Omwana afiiridde mu Ntebe

File Photo: Omwana eyafiridde mu ntebbe Mu Bungereza, Omwana abadde azannya ne muganda we nga bekweeka mu ntebe azirikidde wansi waayo n’afa. Jacob Moore abadde azannya ne mukulu we ow’emyaka 3 n’asereera n’agwa emabega w’entebbe Omwana ono ow’omwaka ogumu n’ekitundu alemereddwa okussa bw’atyo n’afa Bakadde b’omwana ono bategeezezza nti bulijjo abaana baabwe bazannyira mu ntebe nga tebafunye buzibu era…

Read More

Abaana abasobezebwaako beyongedde

File Photo:Omwogezi wa poliisi mu bukiika kkono bw’eggwanga Noah Sserunjogi Omuwendo gwabaana abasobezebwako ogweyongera buli kadde mu district ye Lwengo gweralikirizza abakulembeze. Akulira okunonyereza ku buzzi bwemisango ku poliisi ye Lwengo Ritah Basemera asinzidde mu lukiiko lwabakwatibwako ensonga nategeeza nti obwana obutanetuuka obukakibwa akaboozi bususse. Agambye ku misango gyokukaka omukwano gyebafunye ku poliisi, ebitundu 60% babadde baana ba…

Read More

Besigye bamugobye mu ddwaliro

File Photo: Besigye nga ayogeera Ab’obuyinza e Buhweju olwaleero baggadde eddwaliro lyaayo okulemesa owa FDC Dr Kiiza Besigye okukyalayo. Besigye ne banne babadde bakyamyeeko ku ddwaliro lino okubuuza ku balwadde wabula nga basanze eddwaliro lyassiddwaako kkufulu ng’abalwadde bakonkomadde ebweru Kino kizze nga Besigye yakakyalako mu ddwaliro lye Abim ng’eno gyeyayanikira obuziina bw’eddwaliro eryaali mu mbeera embi ddala Kino nno…

Read More

Entesaganya ku Burundi zaakuddamu nga 28

File Photo : Abantu be burundi Wakati nno mu lutalo olunyinyitidde ku mulirwano mu gwanga lya Burundi, gavumenti ya kuno etegezezza nga bwebagenda okutabaganya enjuuyi zombi aberumaruma. Enteseganya zino zakutandika nga 28 December womwaka guno mu maka gobwa president Entebbe. Minister webyokwerinda Dr. Crispus Kiyonga ategezezza nti enteseganya zino zakukubirizibwa president wa kuno Yoweri Kaguta Museveni. Atutegezezza nti ebisimbiddwako…

Read More

Basatu bafudde butwa

Poliisi etandise okunonyereza ku ngeri abantu mwenda aba famire eno gyebaaliddemu obutwa basatu nebafa Omukaaga bali mu mbeera mbi ddala. Atwala poliisi ye Bukedi Andrew Kaggwa agamba nti abasatu webatuukidde nga bamaze okufa ate ng’omukaaga baddusiddwa mu ddwaliro lye Budaka ate abalala Mbale Bano bonna bava mu maka ga Hajji Makanzu Sennono. Bano obutwa kigambibwa okuba nga babuuliridde mu…

Read More

Aba FDC beegasse ku NRM

Waliwo bannakibiina kya FDC okuva mu divizoni ye Lubaga abeegasse ku kibiina kya NRM. Abavubuka bano bagamba nti tebalina kebafunye mu FDC okuleka embooko. Bakulembeddwaamu Abbas Mukasa nebategeeza nti babadde beetaba mu kwekalakaasa nebabakwata kyokka nga bavundira mu makomera teri abajjayo. Bino bizze ng’akutte bendera ya FDC Dr Kiiza Besigye yakategeeza nti abo bannakibiina kye abasala okudda mu…

Read More